السؤال
س٢٤: ما هي المعجزة؟
Ekibuuzo 24:Eky'amagero kyekki?
الجواب
ج:المعجزة: هي كل ما أعطاه الله لأنبيائه من خوارق العادات؛ للدلالة على صدقهم، مثل:
- شق القمر للنبي صلى الله عليه وسلم.
قال تعالى:
﴿ٱقۡتَرَبَتِ ٱلسَّاعَةُ وَٱنشَقَّ ٱلۡقَمَرُ *
وَإِن يَرَوۡاْ ءَايَةٗ يُعۡرِضُواْ وَيَقُولُواْ سِحۡرٞ مُّسۡتَمِرّٞ*
وَكَذَّبُواْ وَٱتَّبَعُوٓاْ أَهۡوَآءَهُمۡۚ وَكُلُّ أَمۡرٖ مُّسۡتَقِرّٞ﴾
[القمر: ١-٣]
- وشق البحر لموسى عَلَيْهِ السَّلَامُ، وإغراق فرعون وجنوده.
﴿وَإِذۡ فَرَقۡنَا بِكُمُ ٱلۡبَحۡرَ فَأَنجَيۡنَٰكُمۡ وَأَغۡرَقۡنَآ ءَالَ فِرۡعَوۡنَ وَأَنتُمۡ تَنظُرُونَ﴾
[البَقَرَةِ: ٥٠].
Okwanukula:Eky'amagero: Buli Allah kyeyawa ba Nabbi be nga sikyaabulijjo, kijulire amazima gabwe. okugeza:
-Okubejjukamu kw'omwezi kulwa Nabbi okusasira n'emirembe bibeere ku yye.
Yagamba [Allah] omugulumivu:
{Enkomerero esemberedde okutuuka n'omwezi ne gubejjukamu *
Bwe baba nga balabye eky'amagero baawukana (ku kukikkiriza), ne bagamba nti: Eryo ddogo (lya Muhammadi) lya lubeerera *
(Bwe batyo) ne balimbisa (Amazima) ne bagoberera okwagala kwabwe. Sso nga buli kigambo kirina obutebenkero bwakyo}
[Suurat Al- qamar: 49]
-N'ennyanja okweyawulamu ku lwa Musa emirembe gibeere ku yye, n'okuzikirira kwa Falawo n'amaje ge.
(Era mujjukire ekiseera bwe Twayawulayawula mu Nnyanja ku lwammwe ne Tubawonya, ne Tusaanyaawo abantu ba Fir'auna nga nammwe mutunula)
[Suurat Al-baqara: 50]