Skip to content

السؤال

س4: كيف أصل الرحم؟

Ekibuuzo 4: Nyunga ntya oluganda?

الجواب

ج:1. زيارة الأقارب من الأخ والأخت، والعم والعمة، والخال والخالة وبقية الأقارب.

  1. الإحسان إليهم بالقول والفعل ومساعدتهم.
  2. ومنها الاتصال بهم وسؤالهم عن أحوالهم.
  • قال تعالى:

﴿فَهَلۡ عَسَيۡتُمۡ إِن تَوَلَّيۡتُمۡ أَن تُفۡسِدُواْ فِي ٱلۡأَرۡضِ وَتُقَطِّعُوٓاْ أَرۡحَامَكُمۡ﴾

[محمد: ٢٢].

  • وفي الحديث:

«لا يدخل الجنة قاطع رحم»

رواه مسلم.

Okwanukula 1- Okulambula ab'enganda abalenzi n'abawala, ba taata abato ne ba ssenga, ba kojja ne ba Maama abato, n'abenganda abasigadde.

2-Okulongoosa gyebali mu njogera n'ebikolwa n'okubayamba.

  1. Okubawulizaako, n'okubabuuza embeera zaabwe.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

"Abaffe olwo musuubirwa nti bwe munaaba mwe muzze ku bukulu (mmwe mufuga) nti mujja kwonoona mu nsi mukutule n'ennganda zammwe?"

[suurat muhammad: 19]

-Ne mu hadith:

(Tajja kuyingira Jjana omuntu akutula oluganda).

Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .