Bye biriwa ebyonoona wuzu?
- الموضوعات
- الطهارةأحكام الوضوء
- التصنيف الشرعي
- الفقهالطهارةالوضوءنواقض الوضوء
- الباب / الفصل
- قسم الفقه
السؤال
س7: ما نواقض الوضوء؟
Ekibuuzo 7: Bye biriwa ebyonoona wuzu?
الجواب
ج:- ما خرج من السبيلين: القُبُل والدبر، من بول أو غائط أو ريح.
- النوم، أو الجنون أو الإغماء.
لحديث:
«العين وكاء السه، فمن نام فليتوضأ»
رواه أبو داود وابن ماجة.
- أكل لحم الإبل.
سأل رجل النبي صلى الله عليه وسلم: أتوضأ من لحوم الإبل؟ قال: «نعم».
رواه مسلم.
- مس القُبُل أو الدبر باليد بدون حائل.
«من مس ذكره فليتوضأ»
رواه أبو داود والترمذي وغيرهما.
Okwanukula: Buli ekifuluma okuva mu makubo abiri, mu maaso n'emabega. nga Omusulo, Empitambi, n'omukka.
-Okwebaka, oba okugwa eddalu, oba okuzirika.
Olwa hadiith:
«Amaaso ky'ekisiba ky'emabega, yenna eyeebaka afune wuzu nga azukuse»
Yayogerwa Abu Daud, ne Ibun Maajah.
-Okulya ennyama y'eŋŋamiya.
Omusajja yabuuza Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye: Nfuna wuzu nga ndidde ennyama y'eŋŋamiya?, namuddamu nti:« yye».
Esangibwa mu kitabo kya Muslimu .
Okukwata ku bwerere (mumaaso oba emabega) nga tewali kiziyiza.
«Yenna akwata ku bwerere bwe afune wuzu»
Yayogerwa Abu dauda, ne Tirmidhi n'abalala