Skip to content

kkubo ki eriweesa ekitibwa n'obuwanguzi eri abasiraamu?

الباب / الفصل
قسم المنوعات

السؤال

س١٩: ما هو طريق العز والنصر للمسلمين؟

Ekibuuzo 19: kkubo ki eriweesa ekitibwa n'obuwanguzi eri abasiraamu?

الجواب

ج:هو العمل بالإسلام. وترك المعاصي والذنوب.

  • قال تعالى:

﴿يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُوٓاْ إِن تَنصُرُواْ ٱللَّهَ يَنصُرۡكُمۡ وَيُثَبِّتۡ أَقۡدَامَكُمۡ﴾

[محمد: ٧].

  • وقال سبحانه:

﴿إِنَّ ٱللَّهَ لَا يُغَيِّرُ مَا بِقَوۡمٍ حَتَّىٰ يُغَيِّرُواْ مَا بِأَنفُسِهِمۡۗ﴾

[الرعد: ١١].

Okwanukula: Kwe kukolera ku busiraamu, n'okuleka ebyonono, n'ebikolobero.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(Abange mmwe abakkiriza bwe muba nga mutaasizza eddiini ya Allah, Naye ajja kubataasa era anyweze ebigere byammwe)

[suurat muhammad: 19]

Era n'agamba Allah eyayawukana:

(Mazima Allah takyusa ekyo kiri mu bantu okutuusa nga bbo bennyinyi beekyusizza)

[Ar-ra-ad: 11].