Skip to content

السؤال

س۱۸: ما شروط التوبة الصحيحة؟

Ekibuuzo 18: Obulombolombo bw'okwenenya okutuufu bwe buliwa?

الجواب

ج:١. الإقلاع عن الذنب.

  1. الندم على ما فات.
  2. العزم على عدم العودة إليه.
  3. رد الحقوق والمظالم لأهلها.
  • قال تَعَالَى:

﴿وَٱلَّذِينَ إِذَا فَعَلُواْ فَٰحِشَةً أَوۡ ظَلَمُوٓاْ أَنفُسَهُمۡ ذَكَرُواْ ٱللَّهَ فَٱسۡتَغۡفَرُواْ لِذُنُوبِهِمۡ وَمَن يَغۡفِرُ ٱلذُّنُوبَ إِلَّا ٱللَّهُ وَلَمۡ يُصِرُّواْ عَلَىٰ مَا فَعَلُواْ وَهُمۡ يَعۡلَمُونَ﴾

[آل عمران: ١٣٥].

Okwanunuka: 1- Okuva ku kikolobero.

  1. Okwekubagiza kulw'ebikolobero ebiyise.
  2. Okumalirira obutaddamu kukola kikolobero ekyo.
  3. Okuzzaayo ebyalyazamanyizibwa eri bannanyini byo.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(Era abo bwe baba bakoze ebyobuwemu oba nebaba nga beeyisizza bubi (mu ngeri endala) bajjukira Allah nebasaba okusonyiyibwa ebyonoono byabwe ate ani yandisonyiye ebyonoono okujjako Allah! era nebatalemera kw’ebyo byebaakola ate nga nabo bamanyi ekituufu).

[Suurat Aali-Imraan: 19].