السؤال
س٢: لماذا نلتزم الأخلاق الإسلامية؟
Ekibuuzo 2- Lwaki twekumira ku mpisa z'obusiraamu?
الجواب
ج:١. لأنها سبب لمحبة الله تَعَالَى.
في الحديث:
«أَحَبُّ عبادِ اللهِ إلى اللهِ تعالى قال أَحسنُهم خُلُقًا»
رواه الحاكم والطبراني.
- وسبب لمحبة الخلق.
- وهي أثقل شيء في الميزان.
- في الحديث:
«أَثْقَلُ شَيْءٍ فِي الْمِيزَانِ يَوْمَ الْقِيَامَةِ خُلُقٌ حَسَنٌ»
رواه أبو داود والترمذي.
- وتضاعف الأجر والثواب بحسن الخلق.
«إِنَّ الْمُؤْمِنَ يُدْرِكُ بِحُسْنِ خُلُقِهِ دَرَجَاتِ قَائِمِ اللَّيْلِ صَائِمِ النَّهَارِ»
رواه أحمد.
- وعلامة على كمال الإيمان.
«أَكْمَلُ الْمُؤْمِنِينَ إِيمَانًا أَحْسَنُهُمْ خُلُقًا»
okwanukula: 1 kubanga nsonga eviraako okwagalibwa Allah omugulumivu.
Mu hadiith:
«Omuddu wa Allah asinga okwagalwa eri Allah, yagamba: abasinga empisa ennungi»
Yayogerwa Al-haakim ne Twabaraani.
- Era nsonga y'okwagalwa ebitonde.
- Era ky'ekintu ekisinga okuzitowa ku minzaani.
«Ekintu ekigenda okusinga obuzito ku minzaani ku lunaku kw'ekomerero, mpisa nnungi»
Yayogerwa Abu Dauda, ne Tirmidhi.
- Era empeera zikubisibwamu kulw'empisa ennungi.
«Mazima ddala omukkiriza afuna olw'empisa ennungi, amadaala g'omuntu ayimirira ekiro n'asiiba emisana»
Yayogerwa Ahmada
- Era kabonero ka bujjuvu bwa bukkiriza.
«Omukkiriza asinga abakkiriza obujjuvu bw'obukkiriza: y'oyo abasinga empisa»