Skip to content

Bwebuliwa obulungi bw'okusiiba omwezi gwa Ramadhan?

الباب / الفصل
قسم الفقه

السؤال

س39: ما فضل صيام شهر رمضان؟

Ekibuuzo 39: Bwebuliwa obulungi bw'okusiiba omwezi gwa Ramadhan?

الجواب

ج:عن أبي هريرة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهُ، أن رسول الله ﷺ قال:

«من صام رمضان إيمانًا واحتسابًا؛ غُفِر له ما تقدم من ذنبه»

متفق عليه.

Okwanukula: Hadiithi nga eva ku Abu Hurairat Allah amusiime, mazima Omubaka wa Allah okusasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba:

«Omuntu asiiba omwezi gwa Ramadhan kulw'obukkiriza n'okusuubira empeera okuva eri Allah, asonyiyibwa ebyonoono bye ebyakulembera»

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.