السؤال
س38: عرف الصيام؟
Ekibuuzo 38: Nyonnyola okusiiba kyekki?
الجواب
ج:هو التعبد لله بالإمساك عن المفطرات من طلوع الفجر إلى غروب الشمس، مع النية، وهو نوعان:
- صيام واجب: مثل صيام شهر رمضان، وهو ركن من أركان الإسلام.
قال تَعَالَى:
﴿يَٰٓأَيُّهَا ٱلَّذِينَ ءَامَنُواْ كُتِبَ عَلَيۡكُمُ ٱلصِّيَامُ كَمَا كُتِبَ عَلَى ٱلَّذِينَ مِن قَبۡلِكُمۡ لَعَلَّكُمۡ تَتَّقُونَ﴾
[البقرة: 183].
2. وصيام غير واجب: مثل صوم الإثنين والخميس من كل أسبوع، وصيام ثلاثة أيام من كل شهر، وأفضلها أيام البيض (13، 14، 15) من كل شهر قمري.
Okwanukula: Kwekusinza Allah nga weeziyizaako byonna ebisibulula okuva emmambya lwesala mpaka enjuba lwegwa nga omaliridde. N'okusiiba kwa mirundi ebiri:
- Okusiiba okwetteeka: Okugeza: okusiiba omwezi gwa Ramadhan, era nga nayo mpagi mu mpagi z'obusilamu.
Yagamba [Allah] omugulumivu:
{Abange mmwe abakkiriza! Kwalaalikibwa ku mmwe okusiiba, nga bwe kwalaalikwa kw'abo abaabasooka, oba olyawo ne mutya Allah}
[Suurat Al-baqara: 50]
- Okusiiba okutali kwa tteeka: Okugeza nga: okusiiba olunaku olwa balaza n'olwokuna, n'okusiiba ennaku ssatu buli mwezi era nga n'ennaku ezisinga z'ennaku enjeru(13,14,15) mu buli mwezi ogw'obusiraamu.