Skip to content

السؤال

س30: من أولاده صَلَّى اللهُ عَلَيْهِ وَسَلَّمَ؟

Ekibuuzo 30: Abaana ba Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye be baani?

الجواب

ج:من الذكور ثلاثة:

  • القاسم، وبه كان يكنى.
  • وعبد الله.
  • وإبراهيم.
  • من الإناث:
  • فاطمة.
  • رقية.
  • أم كلثوم.
  • زينب.

وكل ولده من خديجة رَضِيَ اللَّهُ عَنْهَا، إلا إبراهيم من مارية القبطية، وكلهم مات قبله إلا فاطمة بعده بستة أشهر.

Okwanukula: Mu balenzi, basatu:

  1. Qasim, era lyerinnya Nabbi lyeyayatikirira nalyo(yayitibwanga Abul-Qasim).
  2. Abdallah.
  3. Ibrahiim.

*Mu bawala:

  1. Fatwima.
  2. Ruqayya.
  3. Ummu Kulthuum.
  4. Zainab.

Abaana be bonna yabazaala mu Khadija Allah amusiime, okujjako Ibrahim, yamuzala mu Mariat omuqibti era abaana bonna baafa nga Mulamu okujjako Fatwima yye yafa oluvannyuma lwe nga wayiseewo emyezi mukaaga.