Ekibuuzo: Yogera ekigambo kya tawhiid(okwawula Allah), era amukulu ga kyo ge galiwa?
- الموضوعات
- التوحيد وحمايتهمعنى «شهادة أن لا إله إلا الله»التوحيد وحمايتهمعنى شهادة أن محمدًا رسول الله
- التصنيف الشرعي
- الفضائل والآدابفضائل التوحيدالعقيدة
- الباب / الفصل
- قسم العقيدة
السؤال
س4: اذكر كلمة التوحيد، وما معناها؟
Ekibuuzo: Yogera ekigambo kya tawhiid(okwawula Allah), era amukulu ga kyo ge galiwa?
الجواب
ج:كلمة التوحيد " لا إله إلا الله " ومعناها: لا معبود حقٌّ إلَّا الله.
- قال تَعَالَى:
﴿فَٱعۡلَمۡ أَنَّهُۥ لَآ إِلَٰهَ إِلَّا ٱللَّهُ﴾
[محمد: 19].
- وقال سبحانه:
﴿ذَٰلِكَ بِأَنَّ ٱللَّهَ هُوَ ٱلۡحَقُّ وَأَنَّ مَا يَدۡعُونَ مِن دُونِهِۦ هُوَ ٱلۡبَٰطِلُ وَأَنَّ ٱللَّهَ هُوَ ٱلۡعَلِيُّ ٱلۡكَبِيرُ﴾
[الحج: ٦٢].
Ekigambo ky'okwawula Allah" Laa Ilaaha illa Allah": era amakulu gaakyo: teri asinzibwa mu butuufu bwakusinzibwa okujjako Allah.
Yagamba [Allah] omugulumivu:
{kimanye nti teri asinzibwa mu butuufu bwakusinzibwa okujjako Allah}
[suurat muhammad: 19]
Era n'agamba Allah eyayawukana:
Bwekityo (bwekirina okuba) olw’okuba ddala Allah y'oyo Ow'amazima era ddala, biri bye bawanjagira nga ojjeeko Yye by’ebyo eby’obutaliimu, era mazima Allah ye wuuyo Owaawaggulu Omugulumivu.
[Al-hajj 62].