Ze ziriwa empisa z'obalwadde n'okulambula abalwadde?
- الباب / الفصل
- قسم الآداب الإسلامية
السؤال
س8: ما آداب المرض وزيارة المرضى؟
Ekibuuzo 8: Ze ziriwa empisa z'obalwadde n'okulambula abalwadde?
الجواب
ج:1. عندما أحس بألم؛ أضع يدي اليمنى على موضعه، وأقول: «بسم الله» ثلاث مرات، وأقول: «أعوذ بعزة الله وقدرته من شر ما أجد وأحاذر» سبع مرات.
- أرضى بما قدره الله وأصبر.
في الحديث عن أم العلاء رضي الله عنها قالت: عادني رسول الله صلى الله عليه وسلم وأنا مريضة، فقال:
«أبشري يا أم العلاء؛ فإن مرض المسلم يذهب الله به خطاياه كما تذهب النار خبث الذهب والفضة»
رواه أبو داود.
- أسارع إلى زيارة أخي المريض، وأدعو له، ولا أطيل عنده الجلوس.
- أرقيه من دون أن يطلب مني.
- أوصيه بالصبر والدعاء، والصلاة والطهارة على ما يستطيع.
- الدعاء للمريض:
«أسأل الله العظيم رب العرش العظيم أن يشفيك» سبع مرات.
Okwanukula: 1- Bwempulira obulumi, nteeka omukono gwange ogwa ddyo ewannuma, nengamba nti:«Bismillah» emirundi esatu, era nengamba nti:«A-uudhu bi-izzatillahi wa Qudratihi min sharri maa ajidu wa uhaadhiru» emirundi musanvu. Amakulu nti: Nekingiriza n'ekitibwa kya Allah n'obusobozi bwe ku bubi bw'ekyo ekinnuma, ne kyentya.
- Nsiima ekyo Allah ky'aba ageze era nengumiikiriza.
Mu hadiithi nga eva ku Ummul-alaa yagamba: Yannambula omubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye nga ndi mulwadde, n'agamba:
«Sanyuka owange ggwe Ummul-alaa, kubanga obulwadde bw'omusiraamu Allah atwala nabwo ebyonoono bye nga omuliro bwegujja ebikyafu ebibeera ku zaabu ne feeza»
Esangibwa mu kitabo kya Abu daud.
- Nnyanguwa okulambula muganda wange omulwadde, era nemusabira, ate era siwanvuya nnyo kutuula waali.
- Mmusomera ruquya nga takinsabye.
- Mmulaamira obugumiikiriza n'okusaba, n'okusaala, n'okwetukuza nga bw'asobola
Edduwa y'omulwadde
«As-alullaahal-adhwiima rabbal-arshil-adhwiimi an-yashifiyaka » emirundi musanvu. Amakulu: (Nsaba Allah omunene Omuyinza wa namulondo Ennene akuwonye)