Skip to content

السؤال

س29: ما أفضل أيام الأسبوع؟

Ekibuuzo 29: Lunaku ki olusinga enkizo mu nnaku za sabbiiti?

الجواب

ج:يوم الجمعة، قال النبي عَلَيْهِ الصَّلَاةُ وَالسَّلَامُ:

«إن من أفضل أيامكم يوم الجمعة فيه خلق آدم وفيه قبض وفيه النفخة وفيه الصعقة فأكثروا علي من الصلاة فيه فإن صلاتكم معروضة علي».

قالوا يا رسول الله وكيف تعرض صلاتنا عليك وقد أرمت؟ – يقولون بليت – فقال:

«إن الله عَزَّ وَجَلَّ حرم على الأرض أجساد الأنبياء»

رواه أبو داود وغيره.

Okwanukula: Olunaku lw'ejjuma(olwokutaano), Nabbi okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba nti:

«Mazima ddala olunaku olusinga enkizo mu nnaku zamwe(ennaku za wiiki) lwe lunaku lw'ejjuma, mu lwo Allah mweyatondera Adam, era lweyamutta, era lwelujja okubaako okufuuwa engombe era lwelujja okubaako okufa kw'abantu oluvannyuma lw'okufuuwa mu ngombe, muyitirize nnyo okunsaalirako mu lunaku olwo, kubanga okunsaalira kwamwe kundagibwa».

nebagamba nti owaaye gwe omubaka wa Allah, esswaala zaffe zikulagibwa zitya ate nga wafa nogwaawo?, nabagamba:

«Mazima ddala Allah yaziyiza ettaka okuba nga limalawo emibiri gya ba nabbi »

Yayogerwa Abu daud n'abalala.