Skip to content

Bwe buliwa obulungi bw'esswala?

الباب / الفصل
قسم الفقه

السؤال

س١٦: ما فضل الصلاة؟

Ekibuuzo 16: Bwe buliwa obulungi bw'esswala?

الجواب

ج:عن أبي هريرة رضي الله عنه أن رسول الله صلى الله عليه وسلم قال:

«أرأيتم لو أن نهرًا بباب أحدكم يغتسل منه كل يوم خمس مرات، هل يبقى من درنه شيء». قالوا: لا يبقى من درنه شيء. قال: «فذلك مثل الصلوات الخمس يمحو الله بهن الخطايا»

متفق عليه.

  • الدرن: الوسخ.

Okwanukula: Hadiith eva ku Abu Huraira Katonda amusiime, mazima Omubaka wa Katonda okusaasira n'emirembe bibeere kuye yagamba nti:

(Mulaba mutya singa omugga gubeera ku mulyango gw'omu mu mmwe, nga anaaba amazi agaguvamu emirundi etaano buli lunaku, abaffe asigazaako ku mubiri gwe ekko?) nebamugamba nti: tasigaza kko lyonna ku mubiri gwe, Nabbi n'abagamba: Ekyo kifananako nga esswala ettano, Allah asangulawo nazo ebyonoono)

Yayogerwa Bukhaari ne Muslim.

-Daran: kitegeeza obukyaafu( ekko)