Skip to content

Enzikiriza y'okwagala, n'okukyawa y'eliwa?

الباب / الفصل
قسم العقيدة

السؤال

س19: ما هي عقيدة الولاء والبراء؟

Ekibuuzo 19: Enzikiriza y'okwagala, n'okukyawa y'eliwa?

الجواب

ج:الولاء: هو محبة المؤمنين ونصرتهم.

قال تَعَالَى:

﴿وَالْمُؤْمِنُونَ وَالْمُؤْمِنَاتُ بَعْضُهُمْ أَوْلِيَاءُ بَعْضٍ﴾

[التوبة: 71].

البراء: هو بغض الكافرين ومعاداتهم.

﴿قَدۡ كَانَتۡ لَكُمۡ أُسۡوَةٌ حَسَنَةٞ فِيٓ إِبۡرَٰهِيمَ وَٱلَّذِينَ مَعَهُۥٓ إِذۡ قَالُواْ لِقَوۡمِهِمۡ إِنَّا بُرَءَٰٓؤُاْ مِنكُمۡ وَمِمَّا تَعۡبُدُونَ مِن دُونِ ٱللَّهِ كَفَرۡنَا بِكُمۡ وَبَدَا بَيۡنَنَا وَبَيۡنَكُمُ ٱلۡعَدَٰوَةُ وَٱلۡبَغۡضَآءُ أَبَدًا حَتَّىٰ تُؤۡمِنُواْ بِٱللَّهِ وَحۡدَهُۥٓ﴾

[الممتحنة: 4].

Okwanukula:Alwala'u: kwe kwagala abakkiriza n'okubataasa.

Yagamba [Allah] omugulumivu:

(N'abakkiriza abasajja N'abakkiriza abakyala abamu mu bo mikwano gya bannaabwe)

[Suurat Attauba].

Al-bara'u: kwe kunyiigira abatali basiramu, n'okubakyawa.

(Mazima mwalina eky’okugoberera ekirungi (ddala) mu (Nabbi) Ibrahiimu n’abo abaali awamu naye, mu kiseera bwe baagamba ekibiina kyabwe nti: Mazima ffe tubaawukanyeeko (era twesambye) ne kw’ebyo bye musinza ebitali Allah: Tubawakanyizza, era bumaze okweyoleka obulabe n’obukyaayi wakati waffe nammwe obw’olubeerera okutuusa lwe munakkiriza Katonda (ali Omu Oyo) yekka)

[Suurat Al-mumtahana:4].