Aba Quraishi baddamu ddi okuzimba kaaba?
- الباب / الفصل
- قسم السيرة النبوية
السؤال
س11: متى أعادت قريش بناء الكعبة؟
Ekibuuzo 11: Aba Quraishi baddamu ddi okuzimba kaaba?
الجواب
ج:أعادت قريش بناء الكعبة، وله من العمر خمس وثلاثون سنة.
وحَكَّموه لمَّا اختلفوا في من يضع الحجر الأسود، فوضعه في ثوب، وأمر كل قبيلة أن تأخذ بطرف من الثوب، وكانوا أربع قبائل، فلما رفعوه إلى موضعه، وضعه بيده عَلَيْهِ الصَّلَاةُ وَالسَّلَامُ.
Okwanukula: AbaQuraishi baddamu okuzimba Qaaba nga Nabbi alina emyaka asatu mu etaano(35).
Era nebamusaba alamule wakati wa bwe bwebayawukana ani alina okuteekawo ejinja eliddugavu mu kifo kya lyo , n'aliteeka ku lugoye n'alagira buli kika ku bika ebina kikwateko oludda ku lugoye. bwebaalisitula nebalitwaala mu kifo kyalyo, Nabbi(okusasira n'emirembe bibere ku yye) yaliteeka mu kifo kyalyo weriri n'emikono gye.