Skip to content

Bye biriwa eby'etteeka by'esswala?

الباب / الفصل
قسم الفقه

السؤال

س23: ما هي واجبات الصلاة؟

Ekibuuzo 23: Bye biriwa eby'etteeka by'esswala?

الجواب

ج:واجبات الصلاة، وهي ثمانية، كما يلي:

  1. التكبيرات غير تكبيرة الإحرام.
  2. قول: «سمع الله لمن حمده» للإمام وللمنفرد.
  3. قول: «ربنا ولك الحمد».
  4. قول: «سبحان ربي العظيم» مرة في الركوع.
  5. قول: «سبحان ربي الأعلى» مرة في السجود.
  6. قول: «رب اغفر لي» بين السجدتين.
  7. التشهد الأول.
  8. الجلوس للتشهد الأول.

Okwanukula: Eby'etteeka by'esswala biri Munaana:

1: Takbiira zonna ng'ojjeeeko takibiira y'emizizo

2: Okugamba nti: «Sami-Allahu liman hamidah» kyogerwa imam, n'omuntu asadde yekka.

3: Okugamba nti: «Rabbana walakalhamdu».

4: Okugamba nti: «Subhaana Rabbiyal-adhwiimu» omulundi gumu mu kukutama.

5: Okugamba nti: «Subhaana Rabbiyal-a-ala» omulundi gumu mukuvunnama.

6:Okugamba nti: «Rabbi ighfir lii» wakati w'envunnama ebbiri.

7: Tahiyyaat esooka.

8: Olutuula lwa tahiyyaatu esooka.